Share the Word Luganda - Amaso icon

Share the Word Luganda - Amaso

Dictionary Builders International
Free
100+ downloads

About Share the Word Luganda - Amaso

Engeri y’ekitabo kino eky’okuyiga Baibuli y’anjawulo ku bitabo ebirala byonna. Ekitabo kino kikozesebwa nga ekyomusomesa oyo akulembera oba ayigiriza abasomi amasomo gano agakirimu. Ebintu bibiri ebifuula okuyigiriza kuno ekw’enjawulo; z’engero za Baibuli n’ebibuuzo ebikozesebwa okuyigiriza mu kitundu ekisomebwa. Baibuli y’enkulongo y’ebisomebwa byonna era yetwala ekifo ekisooka mu buli ssomo. Ebibuuzo bikozesebwa mu kukubaganya ebirowoozo bimenyedwaamu emirundi ebbiri. Ekitundu ekisooka eky’ebibuuzo, kiyitibwa Ebibuuzo ebikwatagana n’olugeero, Kino kigendererwamu kutunuulira ddala mu buziba bwebyo ebiwandikibwa mu Baibuli. Ekitundu eky’okubiri, kya Ebibuuzo ebyo kwogeraganya, eky’okyamuyigiriza okusobola okuwa abayizi enyiriri bazikubaganyeko ebirowoozo. Buli ssomo lilimu okwanjula kw’olugero, ebigendererwa n’ebyawandiikibwa ebyetaagisa okusoma, n’enyiriri ez’okujjukira. Osobola okukozesa abasomo gano nga agokuyigiriza Baibuli naye ekigendererwa ky’omukulembeze mu kitabo kino kya kusobola kuzuula n’okumanya ekigendererwa ki ekyawandiisa ekitabo kino.

Share the Word Luganda - Amaso Screenshots